1 Kings 20:30

30 aAbalala ne baddukira mu kibuga Afeki, era eyo bbugwe w’ekibuga ekyo gye yagwira ku bantu emitwalo musanvu ku baali bawonyeewo.

Akabu Asaasira Benikadadi

Benikadadi naye nadduka ne yeekweka mu kibuga mu kimu ku bisenge eby’omunda.
Copyright information for LugEEEE